DOWNLOAD OMWOYO BY LIAM VOICE - MP3, MP4 & LYRICS

Omwoyo Lyrics

Warren is a professor
Hello!

Yogera mpulire
Voice boy wo nyize nkukubire
Nganjagala edobozi lyo mpulire omutima gubugume

Kinfukamiza nekumakya nsabire
Omutima gwo gwolina gugume
Buli ekikuteganya okimale.
Kuba manyi bikawu jobera baby manyi obalaba
Abansinga okunyirira bo obalaba
Bakulaze amakula nga bakulaga byesilina
Nsubiza bwendiba nzikoze
Nze njagala amaziga go ngakaze
Kulwebiloto byo ndibanga manyi nti

Omwoyo gulisigala gukulwanira
Nebwendiba ensi njisibula gulisigala gukulwanira
Omwoyo gulisigala gukulwanira
Nebwendiba ensi njisibula gulisigala gukulwanira

Yeyeye Ntya mukwano gwenina kusasana
Nfuba nkusanyise obe nga ojagana yensonga lwaki njayana
Manyi ensobi nina sigwanide
Omukwano gwo omunji gwompade kyenebuza nze ani gwolonze
Manyi nti

Omwoyo gulisigala gukulwanira
Nebwendiba ensi njisibula gulisigala gukulwanira
Omwoyo gulisigala gukulwanira
Nebwendiba ensi njisibula gulisigala gukulwanira

Kinfukamiza nekumakya nsabire
Omutima gwo gwolina gugume,buli ekikuteganya okimale